Add parallel Print Page Options

18 (A)Awo Yakobo n’agolokoka ku makya, n’addira ejjinja lye yali yeezizise n’alisimba okuba empagi n’ayiwa amafuta ku mutwe gwalyo.

Read full chapter

18 Early the next morning Jacob took the stone he had placed under his head(A) and set it up as a pillar(B) and poured oil on top of it.(C)

Read full chapter

26 (A)Era n’awandiika ebintu bino mu kitabo ky’amateeka ekya Katonda, n’atwala ejjinja eddene ennyo n’aliteeka wansi w’omwera ogwali mu kifo kya Mukama Katonda ekitukuvu.

Read full chapter

26 And Joshua recorded(A) these things in the Book of the Law of God.(B) Then he took a large stone(C) and set it up there under the oak(D) near the holy place of the Lord.

Read full chapter

12 (A)Awo Samwiri n’addira ejjinja n’aliteeka wakati wa Mizupa ne Seni, ekifo ekyo n’akituuma Ebenezeri[a], ng’agamba nti, “Mukama atuyambye okutuusa kaakano.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 7:12 Ebenezeri kitegeeza ejjinja ery’obuyambi

12 Then Samuel took a stone(A) and set it up between Mizpah and Shen. He named it Ebenezer,[a](B) saying, “Thus far the Lord has helped us.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Samuel 7:12 Ebenezer means stone of help.