Add parallel Print Page Options

14 (A)Waliwo ekirema Mukama? Omwaka ogujja, mu kiseera kyennyini, ndikomawo gy’oli, ne Saala alizaala omwana owoobulenzi.”

Read full chapter

(A)“Mmanyi ng’oyinza okukola ebintu byonna,
    era tewali kyotegeka kyonna kiyinza kuziyizibwa.

Read full chapter

17 (A)“Ayi Mukama Katonda, ggwe wakola eggulu n’ensi n’amaanyi go amangi ennyo, n’omukono gwo ogugoloddwa. Tewali kintu na kimu kikulema.

Read full chapter

(A)Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, “Kirirabika ng’eky’ekitalo mu maaso g’abantu abo abaasigalawo mu nnaku ezo, naye nange gye ndi bwe kiriba?” bw’ayogera Mukama ow’Eggye.

Read full chapter

37 (A)Kubanga buli kigambo kiyinzika eri Katonda.”

Read full chapter

27 (A)Yesu n’addamu nti, “Ebitayinzika eri abantu, biyinzika eri Katonda.”

Read full chapter

21 (A)Yakakasiza ddala nti Katonda kye yasuubiza asobola okukituukiriza,

Read full chapter