Add parallel Print Page Options

(A)n’Abakooli mu nsi ey’ensozi eya Seyiri n’okutuukira ddala Erupalaani okumpi n’eddungu.

Read full chapter

12 (A)Mu biseera eby’edda Abakooli nabo baabeeranga mu Seyiri, okutuusa bazzukulu ba Esawu bwe baabasiguukulula ne babagobamu ne babazikiriza, ensi eyo ne bagyetwalira, bo ne bagibeeramu; okufaananako ng’Abayisirayiri bwe balikola mu nsi Mukama Katonda gye yabawa ey’obusika bw’obutaka bwabwe obw’enkalakkalira.

Read full chapter

12 Horites(A) used to live in Seir, but the descendants of Esau drove them out. They destroyed the Horites from before them and settled in their place, just as Israel did(B) in the land the Lord gave them as their possession.)

Read full chapter

22 (A)Ne kifaananako nga Mukama bwe yazikiriza Abakooli abaalinga mu Seyiri, ensi yaabwe n’agiwa bazzukulu ba Esawu okuba obutaka bwabwe obw’enkalakkalira n’okutuusa leero.

Read full chapter

22 The Lord had done the same for the descendants of Esau, who lived in Seir,(A) when he destroyed the Horites from before them. They drove them out and have lived in their place to this day.

Read full chapter

38 Batabani ba Seyiri baali

Lotani, ne Sobali, ne Zibyoni, ne Ana, ne Disoni, ne Ezeri ne Disani.

Read full chapter

The People of Seir in Edom(A)

38 The sons of Seir:

Lotan, Shobal, Zibeon, Anah, Dishon, Ezer and Dishan.

Read full chapter