Add parallel Print Page Options

(A)Mu mwaka ogw’ekkumi n’ena Kedolawomeeri ne bakabaka abaali naye ne balumba Abaleefa[a] mu Asuterosikalumayimu ne babawangula, n’Abazuuzi mu Kaamu, n’Abemi mu Savekiriyasayimu,

Read full chapter

Footnotes

  1. 14:5 Abaleefa kitegeeza Agantu aganene ennyo.

In the fourteenth year, Kedorlaomer(A) and the kings allied with him went out and defeated the Rephaites(B) in Ashteroth Karnaim, the Zuzites in Ham, the Emites(C) in Shaveh Kiriathaim

Read full chapter

26 (A)Mu biro ebyo Yowaabu n’alwana n’abaana ba Amoni, n’awamba Labba ekibuga kyabwe ekikulu.

Read full chapter

26 Meanwhile Joab fought against Rabbah(A) of the Ammonites and captured the royal citadel.

Read full chapter

(A)Naye ennaku zijja,” bw’ayogera Mukama Katonda,
“lwe ndiraya eŋŋoma ezirangirira olutalo
    ku Labba eky’abawala ba Amoni.
Kirifuuka ntuumu ya mafunfugu,
    n’ebyalo ebiriraanyeewo byokebwe omuliro.
Isirayiri eryoke egobere ebweru
    abo abagigoba,”
    bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

But the days are coming,”
    declares the Lord,
“when I will sound the battle cry(A)
    against Rabbah(B) of the Ammonites;
it will become a mound of ruins,(C)
    and its surrounding villages will be set on fire.
Then Israel will drive out
    those who drove her out,(D)
says the Lord.

Read full chapter