Add parallel Print Page Options

(A)Awo Mukama n’alabikira Ibulaamu n’agamba nti, “Ensi eno ndigiwa abo abaliva mu ggwe.” Awo Ibulaamu n’azimbira eyo Mukama ekyoto eyamulabikira.

Read full chapter

(A)Mulabe, ensi eyo ngibawadde. Muyingire mwetwalire ensi eyo Mukama Katonda gye yeerayirira okugiwa bajjajjammwe: Ibulayimu, ne Isaaka, ne Yakobo; okugibawa bo n’ezzadde lyabwe eririddawo.’ 

Read full chapter

See, I have given you this land(A).(B) Go in and take possession of the land the Lord swore(C) he would give to your fathers—to Abraham, Isaac and Jacob—and to their descendants after them.”

Read full chapter

(A)era bategeeze nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti: ku lunaku lwe, neroboza Isirayiri, nalayirira bazzukulu b’ennyumba ya Yakobo, ne mbeeyabiza mu Misiri nga njogera nti, “Nze Mukama Katonda wammwe.” (B)Ku lunaku olwo nabalayirira nti ndibaggya mu nsi y’e Misiri ne mbatwala mu nsi gye nabanoonyeza, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki, ensi esinga mu nsi zonna obulungi.

Read full chapter

and say to them: ‘This is what the Sovereign Lord says: On the day I chose(A) Israel, I swore with uplifted hand(B) to the descendants of Jacob and revealed myself to them in Egypt. With uplifted hand I said to them, “I am the Lord your God.(C) On that day I swore(D) to them that I would bring them out of Egypt into a land I had searched out for them, a land flowing with milk and honey,(E) the most beautiful of all lands.(F)

Read full chapter