Add parallel Print Page Options

10 (A)Obwakabaka bwe bwatandikira Baberi, ne Eneki ne Akudi ne Kalune, nga byonna bya mu nsi Sinali.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 10:10 Sinali y’ensi ya Babulooni ey’edda.

(A)“Mwezimbire amayumba mutuule omwo; mulime ennimiro mulye ebibala byamu.

Read full chapter

28 (A)Atuweerezza obubaka buno mu Babulooni ng’agamba nti, Obuwaŋŋanguse bwammwe bujja kubeera bwa bbanga ddene. Noolwekyo mwezimbire amayumba mutereere mu nsi, mulime ennimiro mulye ebibala byamu.’ ”

Read full chapter

(A)Mukama n’awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda, mu mukono gwa Nebukadduneeza, era n’ebintu ebimu eby’omu yeekaalu ya Katonda, Nebukadduneeza n’abiggyamu n’abitwala e Babulooni n’abiteeka mu ggwanika ery’omu ssabo lya lubaale we.

Read full chapter