Add parallel Print Page Options

14 (A)Mukama n’addamu nti, “Nnaagendanga naawe, era nnaakuwummuzanga.”

Read full chapter

13 (A)“Mujjukire omuweereza wa Mukama Musa kye yabalagira ng’agamba nti, ‘Mukama Katonda wammwe abawa ekifo eky’okuwummuliramu era alibawa ensi eno.’

Read full chapter

19 ng’agobyemu abalabe bo bonna, nga Mukama Katonda bwe yasuubiza.

Read full chapter

31 (A)“Ndisala ensalo zammwe okuva ku Nnyanja Emyufu okutuuka ku Nnyanja y’Abafirisuuti, n’okuva ku ddungu okutuuka ku Mugga Fulaati. Abantu b’omu nsi omwo ndibabawa, ne mubagobamu.

Read full chapter

24 (A)Anaagabulanga bakabaka baago mu mukono gwo n’osangulira ddala amannya gaabwe okuva wansi w’eggulu. Tewaabengawo muntu n’omu anaayimiriranga mu maaso go okukwaŋŋanga, ojjanga kubazikiriza.

Read full chapter

Okuwasa Omukazi Omunyage

10 (A)Bw’ogendanga okutabaala balabe bo, Mukama n’abagabula mu mikono gyo n’onyagayo abantu,

Read full chapter