Add parallel Print Page Options

39 “Luka ekkooti erimu obusaze obw’obusimba n’obw’obukiika mu wuzi eza linena omulebevu, era okole n’ekitambaala eky’oku mutwe mu linena omulebevu, era okole olukoba ng’olutunzeemu amajjolobera.

Read full chapter

39 “Weave the tunic(A) of fine linen and make the turban(B) of fine linen. The sash is to be the work of an embroiderer.

Read full chapter

42 (A)“Bakolere empale ez’omunda eza linena, nga ziva mu kiwato okukoma mu bisambi, zibikke omubiri gwabwe.

Read full chapter

42 “Make linen undergarments(A) as a covering for the body, reaching from the waist to the thigh.

Read full chapter

24 (A)Anaanaabiranga omubiri gwe mu mazzi nga gali mu kifo ekitukuvu, n’alyoka ayambala ebyambalo bye ebya bulijjo. Anaafulumanga n’awaayo ekiweebwayo kye ekyokebwa ku lulwe, n’ekiweebwayo ekyokebwa olw’abantu bonna, alyoke yeetangiririre era n’abantu abatangiririre.

Read full chapter

24 He shall bathe himself with water in the sanctuary area(A) and put on his regular garments.(B) Then he shall come out and sacrifice the burnt offering for himself and the burnt offering for the people,(C) to make atonement for himself and for the people.(D)

Read full chapter

22 (A)tusembere awali Katonda n’omwoyo ogw’amazima ogujjudde okukkiriza nga tulina emitima egitukuzibbwa okuva mu ndowooza embi, era nga n’emibiri gyaffe ginaazibbwa n’amazzi amatukuvu.

Read full chapter

22 let us draw near to God(A) with a sincere heart and with the full assurance that faith brings,(B) having our hearts sprinkled to cleanse us from a guilty conscience(C) and having our bodies washed with pure water.(D)

Read full chapter