Add parallel Print Page Options

Olutalo Abayisirayiri lwe Baasooka Okulwana

(A)Awo Abamaleki[a] ne bajja balwane ne Isirayiri mu Lefidimu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 17:8 Abamaleki baali bazzukulu ba mukoddomi wa Esawu, eyawasa muwala wa Esawu, era baanyaganga bunyazi batambuze mu ddungu.

16 N’agamba nti, “Kubanga Mukama alayidde okulwanyisa Abamaleki emirembe gyonna.”

Read full chapter

Okulagula kwa Balamu Okusembayo

20 (A)Balamu n’alaba Amaleki, n’alagula nti,

“Amaleki ye yakulemberanga mu mawanga,
    naye ku nkomerero agenda kuzikirira.”

Read full chapter

(A)Bw’ati bw’ayogera Mukama Ayinzabyonna nti, ‘Ndibonereza Abamaleki olw’ekyo kye baakola Isirayiri bwe baabateega nga bayambuka okuva mu Misiri.

Read full chapter

16 (A)ne Koola, ne Gatamu ne Amaleki abaali mu nsi ya Edomu be batabani ba Ada.

Read full chapter