Add parallel Print Page Options

36 Oma[a] emu yenkana kimu kya kkumi ekya efa.[b]

Read full chapter

Footnotes

  1. 16:36 oma emu yenkanankana lita bbiri
  2. 16:36 efa emu yenkanankana lita nnya n’ekitundu

20 (A)“Kino ky’ekiweebwayo Alooni ne batabani be kye banaawangayo eri Mukama ku lunaku lwe banaafukibwangako amafuta ag’omuzeeyituuni: ekitundu eky’ekkumi ekya liita bbiri, nga kilo emu ey’obuwunga obulungi, nga kye kiweebwayo eky’emmere ey’empeke nga kisalirwa wakati ekitundu ekimu, enkya, n’ekitundu ekirala, akawungeezi.

Read full chapter

16 (A)Misiri talyesigibwa nate abantu ba Isirayiri, naye eriba kijjukizo eky’ekibi kubanga baabakyukira nga banoonya okuyambibwa. Olwo balimanya nga nze Mukama Katonda.’ ”

Read full chapter