Add parallel Print Page Options

Oluyimba lwa Miryamu

19 (A)Embalaasi za Falaawo, n’amagaali ge, ne basajja be abeebagadde embalaasi bwe baayingira mu nnyanja, Mukama n’akomyawo amazzi ag’ennyanja ne gabasaanikira; naye nga bo abaana ba Isirayiri batambulira ku ttaka kkalu wakati mu nnyanja.

Read full chapter

19 When Pharaoh’s horses, chariots and horsemen[a] went into the sea,(A) the Lord brought the waters of the sea back over them, but the Israelites walked through the sea on dry ground.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Exodus 15:19 Or charioteers

11 (A)Wayawula mu mazzi g’ennyanja n’ogalaza ebbali n’ebbali mu maaso gaabwe, ne bayita wakati mu y’oku lukalu, naye abaali babagoberera wabazaaya mu buziba, ng’ejjinja bwe likasukibwa mu mazzi ag’amaanyi.

Read full chapter

11 You divided the sea before them,(A) so that they passed through it on dry ground, but you hurled their pursuers into the depths,(B) like a stone into mighty waters.(C)

Read full chapter

(A)Ennyanja yagifuula olukalu.
    Abantu baasomoka omugga n’ebigere nga temuli mazzi,
    kyetuva tujaguza.

Read full chapter

He turned the sea into dry land,(A)
    they passed through(B) the waters on foot—
    come, let us rejoice(C) in him.

Read full chapter

29 (A)Olw’okukkiriza Abayisirayiri baasomoka Ennyanja Emyufu ng’abayita ku lukalu. Naye Abamisiri bwe baakigezaako amazzi ne gabasaanyaawo.

Read full chapter

29 By faith the people passed through the Red Sea as on dry land; but when the Egyptians tried to do so, they were drowned.(A)

Read full chapter