Add parallel Print Page Options

(A)Ensolo ezo muzirabiriranga okutuusa ku lunaku olw’ekkumi n’ennya olw’omwezi guno; ekibiina kyonna eky’abantu ba Isirayiri ne kiryoka kizitta akawungeezi.

Read full chapter

Take care of them until the fourteenth day of the month,(A) when all the members of the community of Israel must slaughter them at twilight.(B)

Read full chapter

18 (A)Mu mwezi ogusooka, munaalyanga omugaati ogutaliimu kizimbulukusa, okuva mu kawungeezi ak’olunaku olw’ekkumi n’ennya olw’omwezi, okutuusa ku lunaku olw’amakumi abiri mu olumu olw’omwezi ogwo.

Read full chapter

18 In the first month(A) you are to eat bread made without yeast, from the evening of the fourteenth day until the evening of the twenty-first day.

Read full chapter

(A)Embaga ya Mukama Katonda ey’Okuyitako eneetandikanga ng’obudde buwungeera ku lunaku olw’ekkumi n’ennya olw’omwezi ogw’olubereberye.

Read full chapter

The Lord’s Passover(A) begins at twilight on the fourteenth day of the first month.(B)

Read full chapter

Embaga ey’Okuyitako

16 (A)Ojjukiranga omwezi ogwa Abibu ng’ogukwatiramu Okuyitako kwa Mukama Katonda wo, kubanga ekiro mu mwezi gwa Abibu, Mukama Katonda wo mwe yakuggyira mu nsi y’e Misiri.

Read full chapter

The Passover(A)

16 Observe the month of Aviv(B) and celebrate the Passover(C) of the Lord your God, because in the month of Aviv he brought you out of Egypt by night.

Read full chapter