Okubala 27:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 (A)Anajjanga n’ayimirira mu maaso ga Eriyazaali kabona anaamutegeezanga ebinaabanga bisaliddwawo ng’akozesa Ulimu mu maaso ga Mukama Katonda. Abaana ba Isirayiri bonna, bw’anaalagiranga banaafulumanga, era bw’anaalagiranga banaayingiranga.”
Read full chapter
1 Samwiri 10:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Ne beeyongera okwebuuza ku Mukama nti, “Omusajja w’ali wano, atuuse?”
Awo Mukama n’abaddamu nti, “Ye, yeekwese mu bitereke.”
Read full chapter
1 Samwiri 21:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Awo kabona n’amuwa emigaati egyatukuzibwa kubanga tewaaliwo migaati mirala wabula emigaati egy’Okulaga egyaggibwanga mu maaso ga Mukama, buli lunaku nga giwoze, egibuguma ne gissibwawo mu kifo kya gyo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.