Add parallel Print Page Options

11 (A)Baatwala omunyago gwonna, nga mulimu n’abantu n’ensolo; 12 (B)ne babireeta awali Musa ne Eriyazaali kabona n’ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri mu lusiisira lwabwe olwali mu nsenyi za Mowaabu eziri ku mugga Yoludaani okutunuulira emitala wa Yeriko.

Read full chapter