Add parallel Print Page Options

35 Ab’omu kika kya Efulayimu ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali, be bano:

abaava mu Susera, lwe lunyiriri lw’Abasusera;

abaava mu Bekeri, lwe lunyiriri lw’Ababekeri;

abaava mu Takani, lwe lunyiriri lw’Abatakani.

36 Bano be bazzukulu ba Susera:

abaava mu Erani, lwe lunyiriri lw’Abaerani.

37 (A)Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Efulayimu; n’abaabalibwa baawera abasajja emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu ebikumi bitaano (32,500).

Abo bonna baava mu Yusufu ng’ebika byabwe bwe byali n’ennyiriri zaabwe bwe zaali.

Read full chapter

35 These were the descendants of Ephraim(A) by their clans:

through Shuthelah, the Shuthelahite clan;

through Beker, the Bekerite clan;

through Tahan, the Tahanite clan.

36 These were the descendants of Shuthelah:

through Eran, the Eranite clan.

37 These were the clans of Ephraim;(B) those numbered were 32,500.

These were the descendants of Joseph by their clans.

Read full chapter