Add parallel Print Page Options

23 (A)Ab’omu kika kya Isakaali ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali, be bano:

abaava mu Tola, lwe lunyiriri lw’Abatola;

abaava mu Puva, lwe lunyiriri lw’Abapuva;

24 (B)abaava mu Yasubu, lwe lunyiriri lw’Abayasubu;

abaava mu Simuloni, lwe lunyiriri lw’Abasimuloni

25 (C)Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Isakaali. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo mukaaga mu enkumi nnya mu ebikumi bisatu (64,300).

Read full chapter

23 The descendants of Issachar by their clans were:

through Tola,(A) the Tolaite clan;

through Puah, the Puite[a] clan;

24 through Jashub,(B) the Jashubite clan;

through Shimron, the Shimronite clan.

25 These were the clans of Issachar;(C) those numbered were 64,300.

Read full chapter

Footnotes

  1. Numbers 26:23 Samaritan Pentateuch, Septuagint, Vulgate and Syriac (see also 1 Chron. 7:1); Masoretic Text through Puvah, the Punite

ab’omu kika kya Simyoni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

ab’omu kika kya Leevi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

ab’omu kika kya Isakaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),

Read full chapter

from the tribe of Simeon 12,000,

from the tribe of Levi 12,000,

from the tribe of Issachar 12,000,

Read full chapter