Add parallel Print Page Options

29 (A)Zikusanze, gwe Mowaabu!
    Muzikirizibbwa, mmwe abantu ba Kemosi!
Batabani be abawaddeyo eri kabaka Sikoni ow’Abamoli
    ne bafuuka ng’abanoonyi b’obubudamu
    ne bawala be, ng’abawambe.

Read full chapter

10 (A)Olwa leero mugenda okutegeera nti Katonda omulamu ali mu mmwe, kubanga anaagobera ddala Abakanani, n’Abakiiti, n’Abakiivi, n’Abaperezi, n’Abagirugaasi, n’Abamoli, n’Abayebusi mmwe nga mulaba.

Read full chapter

(A)Sulemaani n’azimba ebifo ebigulumivu ku kasozi[a] akali ebuvanjuba w’e Yerusaalemi, ng’abizimbira Kemosi katonda ow’omuzizo ow’Abamowaabu, ne Moleki katonda ow’omuzizo ow’Abamoni.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:7 Akasozi akali ebuvanjuba w’e Yerusaalemi lwe lusozi lw’Emizeeyituuni, oluyitibwa Olusozi olw’Obwonoonefu (2Bk 23:13)