Add parallel Print Page Options

46 (A)Awo Musa n’agamba Alooni nti, “Ddira ekyoterezo kyo okisseemu obubaane, n’omuliro ng’oguggya mu kyoto kya Mukama, oyanguwe ogende mu kibiina obatangiririre. Kubanga obusungu bubuubuuse okuva eri Mukama Katonda era kawumpuli atandise.” 47 (B)Alooni n’akola nga Musa bwe yamulagira, n’adduka n’agenda wakati mu kibiina. Yasanga kawumpuli yatandise dda mu bantu, naye Alooni n’awaayo eri Mukama Katonda obubaane okubatangiririra; 48 (C)n’ayimirira wakati w’abafu n’abalamu, kawumpuli n’aziyizibwa.

Read full chapter

46 Then Moses said to Aaron, “Take your censer(A) and put incense in it, along with burning coals from the altar, and hurry to the assembly(B) to make atonement(C) for them. Wrath has come out from the Lord;(D) the plague(E) has started.” 47 So Aaron did as Moses said, and ran into the midst of the assembly. The plague had already started among the people,(F) but Aaron offered the incense and made atonement for them. 48 He stood between the living and the dead, and the plague stopped.(G)

Read full chapter

30 (A)Naye Finekaasi n’ayimirira wakati waabwe ne Katonda,
    kawumpuli n’agenda.

Read full chapter

30 But Phinehas(A) stood up and intervened,
    and the plague was checked.(B)

Read full chapter