Add parallel Print Page Options

(A)Aliyimirira n’anyweera n’aliisa ekisibo kye
    mu maanyi ga Mukama,
    mu kitiibwa ky’erinnya lya Mukama Katonda we.
Era abantu be tebalibaako abateganya, kubanga aliba mukulu
    okutuusa ku nkomerero y’ensi.

Read full chapter

(A)Newaakubadde nga ntambulira mu kiwonvu eky’ekisiikirize eky’olumbe, siritya kabi konna;
    kubanga ggwe oli nange.
Oluga lwo n’omuggo gwo
    bye binsanyusa.

Read full chapter

19 (A)Naye ndikomyawo Isirayiri mu kisibo kye
    era aliriira ku Kalumeeri ne Basani;
alikuttira
    ku busozi bwa Efulayimu, ne mu Gireyaadi.

Read full chapter