Add parallel Print Page Options

Omulabe Asemberera Yerusaalemi

10 Temukibuulira mu Gaasi,
    temukaaba maziga n’akatono.
Mwevulungulire mu nfuufu
    mu Besuleyafula.

Read full chapter

10 Tell it not in Gath[a];
    weep not at all.
In Beth Ophrah[b]
    roll in the dust.

Read full chapter

Footnotes

  1. Micah 1:10 Gath sounds like the Hebrew for tell.
  2. Micah 1:10 Beth Ophrah means house of dust.

Enkeera, Abafirisuuti bwe baagenda okwambula emirambo, baasanga Sawulo ne batabani be abasatu bafiiridde ku lusozi Girubowa.

Read full chapter

The next day, when the Philistines(A) came to strip the dead, they found Saul and his three sons fallen on Mount Gilboa.

Read full chapter

20 (A)Awo Miryamu, nnabbi omukazi era mwannyina wa Alooni, n’akwata ekitaasa; n’abakazi abalala ne bamugoberera nga balina ebitaasa era nga bwe bazina.

Read full chapter

Sawulo Akwatirwa Dawudi Obuggya

(A)Awo abasajja bwe baali nga bakomawo eka, Dawudi ng’amaze okutta Omufirisuuti, abakazi ne bava mu bibuga byonna ebya Isirayiri nga bayimba era nga bazina, okusisinkana kabaka Sawulo, nga bayimba ennyimba ez’essanyu, nga balina ebitaasa n’entongooli.

Read full chapter

When the men were returning home after David had killed the Philistine, the women came out from all the towns of Israel to meet King Saul with singing and dancing,(A) with joyful songs and with timbrels(B) and lyres.

Read full chapter