Add parallel Print Page Options

19 (A)Awo Yesu, n’abagamba nti, “Mujje mungoberere, nange ndibafuula abavubi b’abantu.”

Read full chapter

19 “Come, follow me,”(A) Jesus said, “and I will send you out to fish for people.”

Read full chapter

62 (A)n’e Nibusani, n’ekibuga eky’omunnyo, n’e Engedi, ebibuga mukaaga n’ebyalo byabyo.

Read full chapter

62 Nibshan, the City of Salt and En Gedi(A)—six towns and their villages.

Read full chapter

(A)Wakati mu nnyanja alibeera ekifo eky’okwanjulurizangamu obutimba obw’ebyennyanja, kubanga nze njogedde bw’ayogera Mukama Katonda. Alifuuka omunyago ogw’amawanga,

Read full chapter

Out in the sea(A) she will become a place to spread fishnets,(B) for I have spoken, declares the Sovereign Lord. She will become plunder(C) for the nations,(D)

Read full chapter

25 (A)Waliwo ennyanja, nnene era ngazi,
    ejjudde ebitonde ebitabalika,
    ebintu ebirina obulamu ebinene era n’ebitono.

Read full chapter

25 There is the sea,(A) vast and spacious,
    teeming with creatures beyond number—
    living things both large and small.(B)

Read full chapter

Olugero lw’Akatimba

47 (A)“Era obwakabaka obw’omu ggulu bufaanana ng’akatimba akategebwa mu nnyanja ne kakwasa ebyennyanja ebya buli ngeri,

Read full chapter

The Parable of the Net

47 “Once again, the kingdom of heaven is like(A) a net that was let down into the lake and caught all kinds(B) of fish.

Read full chapter

Ku ludda olw’ebugwanjuba, olubalama lw’Ennyanja Ennene lwe lulibeera ensalo yammwe. Eyo y’eriba ensalo yammwe ey’ebugwanjuba.

Read full chapter

“‘Your western boundary will be the coast of the Mediterranean Sea.(A) This will be your boundary on the west.(B)

Read full chapter