Font Size
Matayo 26:63
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Matayo 26:63
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
63 (A)Naye Yesu n’asirika busirisi.
Ate Kabona Asinga Obukulu, n’amuddira ng’amugamba nti, “Nkulagira, mu linnya lya Katonda omulamu otutegeeze obanga Ggwe Kristo, Omwana wa Katonda.”
Read full chapter
Makko 14:61
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Makko 14:61
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
61 (A)Yesu n’atamuddamu kintu. Ate Kabona Asinga Obukulu n’amubuuza nti, “Ggwe Kristo, Omwana w’oyo atenderezebwa?”
Read full chapter
Yokaana 19:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yokaana 19:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)N’azzaayo Yesu mu lubiri, n’amubuuza nti, “Oli wa wa?” Yesu n’atamuddamu kigambo.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.