Add parallel Print Page Options

29 (A)Na buli muntu yenna eyaleka ennyumba, oba baganda be, oba bannyina, oba kitaawe oba nnyina, oba baana be, oba ttaka lye olw’erinnya lyange aliweebwa okwenkana emirundi kikumi, era alisikira obulamu obutaggwaawo.

Read full chapter

29 And everyone who has left houses or brothers or sisters or father or mother or wife[a] or children or fields for my sake will receive a hundred times as much and will inherit eternal life.(A)

Read full chapter

Footnotes

  1. Matthew 19:29 Some manuscripts do not have or wife.

15 (A)buli amukkiriza alyoke afune obulamu obutaggwaawo.

Read full chapter

15 that everyone who believes(A) may have eternal life in him.”[a](B)

Read full chapter

Footnotes

  1. John 3:15 Some interpreters end the quotation with verse 21.

16 (A)“Kubanga Katonda bwe yayagala ensi, bw’atyo n’awaayo Omwana we omu yekka, buli muntu yenna amukkiriza aleme kuzikirira, wabula afune obulamu obutaggwaawo.

Read full chapter

16 For God so loved(A) the world that he gave(B) his one and only Son,(C) that whoever believes(D) in him shall not perish but have eternal life.(E)

Read full chapter

36 (A)Oyo akkiriza Omwana alina obulamu obutaggwaawo, naye oyo atakkiriza Mwana, taliraba bulamu era Katonda amusunguwalira.”

Read full chapter

36 Whoever believes in the Son has eternal life,(A) but whoever rejects the Son will not see life, for God’s wrath remains on them.

Read full chapter

(A)nga bwe wamuwa obuyinza ku balina omubiri bonna, bonna be wamuwa alyoke abawe obulamu obutaggwaawo.

Read full chapter

For you granted him authority over all people(A) that he might give eternal life(B) to all those you have given him.(C)

Read full chapter

(A)Buno bwe bulamu obutaggwaawo, okutegeera ggwe Katonda omu ow’amazima, n’oyo gwe watuma, Yesu Kristo.

Read full chapter

Now this is eternal life: that they know you,(A) the only true God, and Jesus Christ, whom you have sent.(B)

Read full chapter

(A)Aliwa obulamu obutaggwaawo abo abaakola obulungi, nga balina essuubi ery’okuweebwa ekitiibwa, ettendo n’obulamu obw’emirembe n’emirembe.

Read full chapter

To those who by persistence in doing good seek glory, honor(A) and immortality,(B) he will give eternal life.(C)

Read full chapter

(A)Kubanga oyo asiga eri omubiri gwe, alikungula ebiggwaawo. Naye oyo asiga eri omwoyo, alikungula obulamu obutaggwaawo.

Read full chapter

Whoever sows to please their flesh,(A) from the flesh will reap destruction;(B) whoever sows to please the Spirit, from the Spirit will reap eternal life.(C)

Read full chapter

11 (A)Naye nze abooluganda, oba nga nkyayigiriza okukomolebwa, lwaki njigganyizibwa? Kale enkonge ey’omusaalaba evuddewo.

Read full chapter

11 Brothers and sisters, if I am still preaching circumcision, why am I still being persecuted?(A) In that case the offense(B) of the cross has been abolished.

Read full chapter

Obulamu bw’Omwoyo

13 (A)Kubanga mmwe abooluganda mwayitibwa lwa ddembe, noolwekyo eddembe teribawa bbeetu kugoberera bya mubiri. Naye olw’okwagala buli omu abeerenga muweereza wa munne.

Read full chapter

Life by the Spirit

13 You, my brothers and sisters, were called to be free.(A) But do not use your freedom to indulge the flesh[a];(B) rather, serve one another(C) humbly in love.

Read full chapter

Footnotes

  1. Galatians 5:13 In contexts like this, the Greek word for flesh (sarx) refers to the sinful state of human beings, often presented as a power in opposition to the Spirit; also in verses 16, 17, 19 and 24; and in 6:8.

20 Okusinza bakatonda abalala, obufumu, obulabe, okuyomba, obuggya, obusungu, okwekuluntaza, okweyawula, okwesalamu,

Read full chapter

20 idolatry and witchcraft; hatred, discord, jealousy, fits of rage, selfish ambition, dissensions, factions

Read full chapter

(A)Bangi ku beebase mu nfuufu ey’ensi baligolokoka, abamu eri obulamu obutaggwaawo, n’abalala eri ensonyi n’okuswazibwa okutaggwaawo.

Read full chapter

Multitudes who sleep in the dust of the earth will awake:(A) some to everlasting life, others to shame and everlasting contempt.(B)

Read full chapter

29 (A)ne bavaamu kubanga be baakola ebintu ebirungi, era balifuna obulamu obutaggwaawo, naye abo abaakolanga ebibi balizuukira ne babonerezebwa.

Read full chapter

29 and come out—those who have done what is good will rise to live, and those who have done what is evil will rise to be condemned.(A)

Read full chapter