Add parallel Print Page Options

(A)Abazibe b’amaaso balaba, n’abalema batambula. Abagenge balongoosebwa ne bakiggala bawulira, n’abafu bazuukizibwa n’abaavu babuulirwa Enjiri.

Read full chapter

The blind receive sight, the lame walk, those who have leprosy[a] are cleansed, the deaf hear, the dead are raised, and the good news is proclaimed to the poor.(A)

Read full chapter

Footnotes

  1. Matthew 11:5 The Greek word traditionally translated leprosy was used for various diseases affecting the skin.

(A)Yesu bwe yamala okwogera bw’atyo, n’awanda amalusu ku ttaka n’atabula, n’alisiiga ku maaso g’omusajja oyo. (B)N’amugamba nti, “Genda onaabe mu kidiba kya Sirowamu,” amakulu nti, “Eyatumibwa”. Awo omusajja n’agenda, n’anaaba, n’adda ng’alaba.

Read full chapter

After saying this, he spit(A) on the ground, made some mud with the saliva, and put it on the man’s eyes. “Go,” he told him, “wash in the Pool of Siloam”(B) (this word means “Sent”). So the man went and washed, and came home seeing.(C)

Read full chapter

18 (A)Mu biro ebyo abaggavu b’amatu baliwulira ebigambo by’omuzingo,
    n’amaaso g’abazibe galizibuka okuva mu kiseera ekizibu ne mu kizikiza.

Read full chapter

18 In that day(A) the deaf(B) will hear the words of the scroll,
    and out of gloom and darkness(C)
    the eyes of the blind will see.(D)

Read full chapter

(A)Mukama Ayinzabyonna ampadde olulimi
    oluyigirizibbwa, mmanye ebigambo ebigumya abo abakooye.
Anzukusa buli nkya,
    buli nkya anzukusa okuwulira by’anjigiriza.

Read full chapter

The Sovereign Lord(A) has given me a well-instructed tongue,(B)
    to know the word that sustains the weary.(C)
He wakens me morning by morning,(D)
    wakens my ear to listen like one being instructed.(E)

Read full chapter