Add parallel Print Page Options

18 (A)Luno lwe lunyiriri lwa Pereezi:

Pereezi yali kitaawe wa Kezulooni,

19 (B)Kezulooni yali kitaawe wa Laamu,

Laamu n’aba kitaawe wa Amminadaabu.

20 Amminadaabu yali kitaawe wa Nakusoni,

Nakusoni nga ye kitaawe wa Salumooni;

21 (C)Salumooni yali kitaawe wa Bowaazi,

Bowaazi n’aba kitaawe wa Obedi;

22 Obedi yali kitaawe wa Yese,

Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.

Read full chapter

10 (A)Laamu n’azaala Amminadaabu,

Amminadaabu n’aba kitaawe n’azaala Nakusoni, eyali omukulu w’ekika kya Yuda.

11 Nakusoni n’azaala Saluma,

ne Saluma n’azaala Bowaazi,

12 (B)Bowaazi ye n’azaala Obedi ate Obedi n’azaala Yese.

Read full chapter