Add parallel Print Page Options

(A)Tewali awaaba bya nsonga
    so tewali awoza mu mazima;
Beesiga ensonga ezitaliimu, ne boogera eby’obulimba,
    ne baleeta emitawaana ne bazaala obulabe.

Read full chapter

18 Ku lunaku olwo ndikwekera ddala amaaso gange olw’ebibi byonna bye banaabanga bakoze nga bakyukidde bakatonda abalala.

Read full chapter

15 (A)Bwe munaayimusanga emikono gyammwe musabe
    nnaabakwekanga amaaso gange,
era ne bwe munaasabanga ennyo
    siiwulirenga
kubanga emikono gyammwe gisaabaanye omusaayi.

Read full chapter

(A)Obusungu obubuubuuka bwe bwankwata
    nakweka amaaso gange okumala ekiseera,
naye ndikukwatirwa ekisa n’okwagala okutaliggwaawo,”
    bw’ayogera Mukama Katonda,
    Omununuzi wo.

Read full chapter

18 (A)Ddala ekibi kyokya ng’omuliro;
    gumalawo emyeramannyo n’obusaana.
Era gukoleeza eby’omu kibira,
    omukka ne gunyooka ne gutumbiira waggulu.

Read full chapter