Add parallel Print Page Options

Bakatonda b’e Babulooni

46 (A)Beri avunnama,
    Nebo akutamye!
Ebifaananyi bya bakatonda baabwe biteekeddwa ku nsolo ez’omu nsiko, era ne ku nte.
    Ebifaananyi bya bakatonda baabwe migugu mizito ddala ku ndogoyi ezikooye.

Read full chapter

Gods of Babylon

46 Bel(A) bows down, Nebo stoops low;
    their idols(B) are borne by beasts of burden.[a]
The images that are carried(C) about are burdensome,
    a burden for the weary.

Read full chapter

Footnotes

  1. Isaiah 46:1 Or are but beasts and cattle

(A)“Buulira mu mawanga era olangirire,
    yimusa bendera olangirire,
    tolekaayo kintu kyonna ogambe nti,
‘Babulooni eriwambibwa;
    Beri kiswale,
    ne Meroddaaki kijjule entiisa.
Ebifaananyi bya bakatonda abakole n’emikono bijja kuswala
    era bitye.’

Read full chapter

“Announce and proclaim(A) among the nations,
    lift up a banner(B) and proclaim it;
    keep nothing back, but say,
‘Babylon will be captured;(C)
    Bel(D) will be put to shame,(E)
    Marduk(F) filled with terror.
Her images will be put to shame
    and her idols(G) filled with terror.’

Read full chapter

Ekibumbe kya Zaabu n’Ekikoomi ky’Omuliro

(A)Kabaka Nebukadduneeza n’abumbisa ekifaananyi ekya zaabu, obugulumivu mita amakumi abiri mu musanvu n’obugazi mita bbiri ne sentimita nsanvu, n’alagira kiteekebwe mu lusenyi lwa Dduula, mu ssaza ly’e Babulooni.

Read full chapter

The Image of Gold and the Blazing Furnace

King Nebuchadnezzar made an image(A) of gold, sixty cubits high and six cubits wide,[a] and set it up on the plain of Dura in the province of Babylon.

Read full chapter

Footnotes

  1. Daniel 3:1 That is, about 90 feet high and 9 feet wide or about 27 meters high and 2.7 meters wide