Add parallel Print Page Options

(A)Mukama alina olunaku olw’okuwalanirako eggwanga,
    omwaka ogw’okwesasuza, olw’ensonga eya Sayuuni.

Read full chapter

15 (A)Tebiriiko kye bigasa, ebisaanye okunyoomebwa
    ebirizikirizibwa nga Mukama azze okusala omusango.

Read full chapter

(A)Mu abo bonna asingamu obulungi, afaanana ng’omweramannyo;
    asingamu ku mazima y’asinga olukomera lw’amaggwa obubi.
Naye olunaku lw’abakuumi bammwe lutuuse,
    era kino kye kiseera eky’okutabukatabuka.

Read full chapter

18 (A)Ndibasasula olw’obutali butuukirivu bwabwe n’olw’ekibi kyabwe emirundi ebiri, kubanga boonoonye ensi yange olw’ebintu ebitaliimu bulamu ne bajjuza omugabo gwange ebifaananyi bya bakatonda baabwe abakolerere, eby’emizizo.”

Read full chapter

25 (A)asazaamu abalaguzi bye balagudde
    era abalogo abafuula abasirusiru.
Asaabulula eby’abagezi
    n’afuula bye balowoozezza okuba eby’obusirusiru.

Read full chapter

14 (A)Okwolesebwa bannabbi bo kwe baafuna,
    kwali kwa bulimba era kwa butaliimu;
tebaakutegeeza obutali butuukirivu bwo
    okukuwonya obusibe.
Engero ze baabanyumizanga
    zaali za bulimba era eziwabya.

Read full chapter

(A)“ ‘Nnabbi bw’anaasendebwasendebwanga okuwa obubaka ng’ategeeza nti nze Mukama Katonda nsenzesenze nnabbi oyo, ndigolola omukono gwange ku ye ne muzikiriza okumuggya mu bantu bange Isirayiri. 10 Baliba bansingiddwa omusango, era nnabbi aliba asingiddwa omusango gwe gumu n’oyo azze okumwebuuzaako.

Read full chapter