Add parallel Print Page Options

21 (A)abo abakozesa ebigambo okufuula omuntu omusobya,
    abatega eyeerwanako mu mbuga z’amateeka, abawa obujulizi obw’obulimba,
    ne baleetera abataliiko musango obutawulirwa mu mbuga z’amateeka, balisalibwako.

Read full chapter

(A)Kabaka wa Isirayiri n’addamu Yekosafaati nti, “Wakyaliyo omusajja omu gwe tuyinza okwebuuzaako eri Mukama erinnya lye ye Mikaaya[a] mutabani wa Imula naye namukyawa kubanga tewali kirungi ky’alagula ku nze, wabula ebibi.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 22:8 Mikaaya oluusi ayitibwa Mikka. Kyokka si y’omu ne nnabbi eyawandiika ekitabo kya Mikka.