Add parallel Print Page Options

26 Katonda we amuwa ebiragiro,
    n’amuyigiriza ekkubo etuufu.

Read full chapter

20 (A)Newaakubadde nga Mukama akuwa omugaati ogw’okulaba ennaku, n’amazzi ag’okubonaabona,[a] abasomesa bo tebaliddamu kukwekebwa, era olibalaba n’amaaso go.

Read full chapter

Footnotes

  1. 30:20 keberako mu bitabo ebirala okwongera okunnyonnyolwa ebigambo ebyo

17 (A)Bw’atyo bw’ayogera Mukama, Omununuzi wammwe,
    Omutukuvu wa Isirayiri nti,
“Nze Mukama Katonda wo
    akuyigiriza okukulaakulana,
    akukulembera mu kkubo ly’oteekwa okutambuliramu.

Read full chapter

(A)Mukama Ayinzabyonna ampadde olulimi
    oluyigirizibbwa, mmanye ebigambo ebigumya abo abakooye.
Anzukusa buli nkya,
    buli nkya anzukusa okuwulira by’anjigiriza.

Read full chapter

13 (A)N’abaana bo bonna baliyigirizibwa Mukama;
    n’emirembe gy’abaana bo giriba mingi.

Read full chapter

(A)Naye ŋŋonzezza emmeeme yange era ngisiriikirizza
    ng’omwana bw’asiriikirira nga nnyina amuggye ku mabeere.
    Omwana avudde ku mabeere nga bw’asiriikirira, n’emmeeme yange bw’eri bw’etyo.

Read full chapter

12 (A)Newaakubadde nga kaakano mwandibadde musobola okuyigiriza abalala, kyetaaga okuddamu okubayigiriza, ebintu ebya bulijjo eby’amazima ebikwata ku kigambo kya Katonda. Mwetaaga mata so si mmere enkalubo ey’abakulu. 13 (B)Kubanga omuntu bw’aba ng’akyanywa mata, aba akyali mwana muto. Aba tannategeera kigambo kikwata ku by’obutuukirivu.

Read full chapter