Add parallel Print Page Options

Obunnabbi Obukwata ku Tuulo

23 (A)Obunnabbi obukwata ku Tuulo:

Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi,
    kubanga Tuulo kizikirizibbwa
    ne mutasigala nnyumba newaakubadde ebyombo we biyinza okugobera.
Ekigambo kyababikulirwa
    okuva mu nsi ya Kittimu.

Read full chapter

(A)Mukama Katonda kyava ayogera nti, Nkuvunaana ggwe Ttuulo, ndiyimusa amawanga mangi gakulumbe, ng’ennyanja bw’esitula amayengo gaayo. (B)Balimenya bbugwe wa Ttuulo, ne basuula n’emirongooti gye, era ndiggyawo ebifunfugu bye byonna ne mmufuula olwazi olwereere. (C)Wakati mu nnyanja alibeera ekifo eky’okwanjulurizangamu obutimba obw’ebyennyanja, kubanga nze njogedde bw’ayogera Mukama Katonda. Alifuuka omunyago ogw’amawanga,

Read full chapter

18 (A)Olw’ebibi byo ebingi n’olw’obukumpanya bwo
    oyonoonye ebifo byo ebitukuvu.
Kyenava nziggya omuliro mu ggwe
    ne gukusaanyaawo,
ne nkufuula evvu ku nsi
    wakati mu abo bonna abaakulabanga.

Read full chapter