Add parallel Print Page Options

Eggwanga Ejjeemu

(A)Wulira ggwe eggulu, mpuliriza ggwe ensi,
    kubanga bw’ati Mukama bw’ayogera nti,
“Nayonsa ne ndera abaana
    naye ne banjeemera.

Read full chapter

(A)N’ayogera nti, “Omwana w’omuntu, nkutuma eri Abayisirayiri, eri eggwanga ejeemu eryanjeemera, era bo ne bajjajjaabwe banjeemera okuva edda n’okutuusa olunaku lwa leero.

Read full chapter

(A)Kaakano ggwe omwana w’omuntu, tobatya newaakubadde ebigambo bye banaayogera, newaakubadde emyeramannyo n’amaggwa nga bikwetoolodde, era ng’obeera wakati mu njaba ez’obusagwa. Totya bigambo bye banaayogera newaakubadde okutekemuka kubanga nnyumba njeemu.

Read full chapter

(A)“Omwana w’omuntu, gerera ennyumba ya Isirayiri olugero;

Read full chapter

49 (A)Awo ne njogera nti, “Ayi Mukama Katonda, banjogerako nti, ‘Oyo tanyumya ngero bugero.’ ”

Read full chapter

13 (A)Ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijjira nate nti, “Kiki ky’olaba, kaakano?”

Ne ŋŋamba nti, “Ndaba ensuwa ey’amazzi ageesera, ng’etunudde waggulu mu bukiikakkono.”

Read full chapter

(A)Boogera nti, ‘Ekiseera tekituuse tuzimbe amayumba? Ekibuga kino ye ntamu, ffe nnyama.’

Read full chapter