Add parallel Print Page Options

23 (A)Olwo ndyolesa obukulu bwange n’obutukuvu bwange, era ndyeraga eri amawanga mangi, ne balyoka bamanya nga Nze Mukama Katonda.’ ”

Read full chapter

27 (A)Mulimanya nga ndi wakati mu Isirayiri,
    era nga Nze, Mukama, Nze Katonda wammwe,
    so tewali mulala;
n’abantu bange tebakyaddayo kuswazibwa.

Read full chapter

17 (A)“Kale mulimanya nga Nze Mukama Katonda wammwe,
    abeera ku lusozi lwange olutukuvu Sayuuni.
Era Yerusaalemi kinaabeeranga kitukuvu,
    nga ne bannamawanga tebakyakirumba.

Read full chapter