Add parallel Print Page Options

13 (A)N’oluvannyuma n’addira omu ku balangira n’akola naye endagaano, ng’amulayiza. Yatwala n’abasajja abalwanyi abazira ab’omu nsi,

Read full chapter

13 Then he took a member of the royal family and made a treaty(A) with him, putting him under oath.(B) He also carried away the leading men(C) of the land,

Read full chapter

14 (A)N’atwala Yerusaalemi kyonna, n’abakungu bonna, n’abasajja abalwanyi bonna, ne baffundi bonna n’abaweesi bonna mu buwaŋŋanguse, awamu ne bawera abantu ng’omutwalo gumu. Abasemberayo ddala obwavu be yalekamu bokka.

Read full chapter

14 He carried all Jerusalem into exile:(A) all the officers and fighting men,(B) and all the skilled workers and artisans—a total of ten thousand. Only the poorest(C) people of the land were left.

Read full chapter

14 (A)Bw’atyo Mukama Katonda kyaliva asala ku Isirayiri, omutwe n’omukira,
    ettabi n’olukindu mu lunaku lumu.
15 (B)Omutwe be bakadde n’abantu ab’ekitiibwa,
    n’omukira be bannabbi abayigiriza eby’obulimba.

Read full chapter

14 So the Lord will cut off from Israel both head and tail,
    both palm branch and reed(A) in a single day;(B)
15 the elders(C) and dignitaries(D) are the head,
    the prophets(E) who teach lies(F) are the tail.

Read full chapter