Add parallel Print Page Options

(A)Moluddekaayi yalina omuwala omuto erinnya lye Kadasa, gwe yalinako oluganda, eyakulira mu mikono gye, kubanga yali mulekwa nga yafiirwa kitaawe ne nnyina. Erinnya ly’omuwala ono eddala nga ye Eseza, era yali ng’alabika bulungi nnyo.

Read full chapter

Awo Eseza n’addamu nti, “Omulabe waffe, atukyawa, ye Kamani ono omubi.” Kamani n’atya nnyo mu maaso ga Kabaka ne Nnabagereka.

Read full chapter

22 (A)Tonyaganga mwavu, kubanga mwavu,
    oba okutulugunyanga aleeteddwa mu mbuga.
23 (B)Kubanga Mukama alibawolereza,
    n’abo ababanyaga alibanyaga.

Read full chapter