Add parallel Print Page Options

(A)Oluggya lwalimu entimbe ez’engoye enjeru n’eza bbululu, nga zisibiddwa n’emiguwa egya linena omulungi n’olugoye olwa kakobe nga lusibiddwa n’empeta eza ffeeza ku mpagi ez’amayinja aganyirira. Waaliwo n’ebitanda[a] ebya zaabu n’effeeza ku lubalaza olwaliire n’amayinja aganyirira, amamyufu, n’ameeru, n’aga kyenvu n’amaddugavu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:6 Abaperusi baalyanga bagalamidde ku bitanda

17 (A)Mbukubye n’akaloosa,
    n’omugavu, n’obubaane, ne kinamoni, ne kalifuuwa.

Read full chapter

(A)Mugalamira ku bitanda ebyakolebwa mu masanga
    ne muwummulira mu ntebe ennyonvu
nga muvaabira ennyama y’endiga
    n’ey’ennyana ensava.

Read full chapter

11 (A)“Naye mmwe abava ku Mukama
    ne mwerabira olusozi lwange olutukuvu
ne muteekerateekera emmeeza katonda wammwe, Mukisa,
    ne mujuliza katonda wammwe, Kusalawo, ebikopo eby’envinnyo,

Read full chapter

16 (A)Abo bokka be banaayingiranga mu watukuvu wange, era be banaasemberanga okumpi n’emmeeza yange okumpeerezanga, n’okukuumanga ebyo bye mbalagira.

Read full chapter