Add parallel Print Page Options

(A)Amagezi go tegakusigulanga,
    naye otyanga Mukama, era weewale okukola ebibi.

Read full chapter

Do not be wise in your own eyes;(A)
    fear the Lord(B) and shun evil.(C)

Read full chapter

16 (A)Buli muntu abeerenga mu mirembe muntu ne munne, nga temwegulumiza naye nga muba bakkakkamu. Temwekulumbazanga.

Read full chapter

16 Live in harmony with one another.(A) Do not be proud, but be willing to associate with people of low position.[a] Do not be conceited.(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Romans 12:16 Or willing to do menial work

18 (A)Omuntu yenna teyeerimbalimbanga; omuntu yenna bwe yeerowoozanga okuba omugezi mu mmwe mu mirembe gino afuukenga musirusiru alyoke abeere omugezi. 19 (B)Kubanga amagezi ag’ensi eno, bwe busirusiru eri Katonda. Kubanga kyawandiikibwa nti, “Akwatira abagezi mu nkwe zaabwe.” 20 (C)Era kyawandiikibwa nti, “Mukama amanyi ng’ebirowoozo by’abagezi temuli nsa.”

Read full chapter

18 Do not deceive yourselves. If any of you think you are wise(A) by the standards of this age,(B) you should become “fools” so that you may become wise. 19 For the wisdom of this world is foolishness(C) in God’s sight. As it is written: “He catches the wise in their craftiness”[a];(D) 20 and again, “The Lord knows that the thoughts of the wise are futile.”[b](E)

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Corinthians 3:19 Job 5:13
  2. 1 Corinthians 3:20 Psalm 94:11