Engero 21:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)Tewali magezi, newaakubadde okutegeera, wadde ebiteeso
ebiyinza okulemesa Mukama.
Ebikolwa by’Abatume 7:51
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
51 (A)“Mmwe abalina ensingo enkakanyavu, abatakomolebwanga mu mutima wadde amatu, muwakanya Mwoyo Mutukuvu bulijjo; era bajjajjammwe nga bwe baali, nammwe bwe mutyo bwe muli.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 11:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Olw’okubanga Katonda ye yawa Abaamawanga bano ekirabo kye kimu, naffe kye yatuwa bwe twakkiriza Mukama waffe Yesu Kristo, nange nze ani eyandiwakanyizza Katonda?”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.