Add parallel Print Page Options

16 (A)Okuba n’akatono ng’otya Mukama,
    kusinga okuba n’ebingi naye ng’oli mu mitawaana.

Read full chapter

17 (A)Okulya emmere ng’eriko enva endiirwa awali okwagalana,
    kisinga okuliirako ebyassava awali obukyayi.

Read full chapter