Add parallel Print Page Options

Etteeka ly’Okwagala

(A)“Wulira, Ayi Isirayiri: Mukama Katonda waffe ali omu.

Read full chapter

24 (A)Balinjogerako nti, ‘Mu Mukama mwokka mwe muli obutuukirivu n’amaanyi.’ ”
Bonna abaamusunguwalira
    balijja gy’ali nga baswadde.

Read full chapter

Ekkondeere ery’Omusanvu

15 (A)Awo malayika ow’omusanvu n’afuuwa ekkondeere lye, ne wabaawo oluyoogaano olunene ennyo mu ggulu nga lugamba nti,

“Obwakabaka bw’ensi eno kati bufuuse
    bwa Mukama waffe ne Kristo we,
    era anaafuganga emirembe n’emirembe.”

Read full chapter

Mukama waffe ali omu, n’okukkiriza kumu n’okubatizibwa kumu. Katonda ali omu, era ye Kitaawe wa bonna, afuga byonna, akolera mu byonna era abeera mu byonna.

Read full chapter