Add parallel Print Page Options

(A)Ali Waggulu Ennyo bwe yagabanyiza amawanga ensi zaago
    abantu bonna bwe yabayawulayawulamu,
yategeka ensalo z’amawanga
    ng’omuwendo gw’abaana ba Isirayiri bwe gwali.

Read full chapter

When the Most High(A) gave the nations their inheritance,
    when he divided all mankind,(B)
he set up boundaries(C) for the peoples
    according to the number of the sons of Israel.[a](D)

Read full chapter

Footnotes

  1. Deuteronomy 32:8 Masoretic Text; Dead Sea Scrolls (see also Septuagint) sons of God

26 (A)Ye yatonda abantu bonna mu nsi, ng’abaggya mu muntu omu, n’abasaasaanya mu mawanga okubuna ensi yonna. N’ateekateeka amawanga agalisituka n’agaligwa, era n’ebbanga lye galimala. Era n’agakolera n’ensalo zaago.

Read full chapter

26 From one man he made all the nations, that they should inhabit the whole earth; and he marked out their appointed times in history and the boundaries of their lands.(A)

Read full chapter

22 (A)“Ensi ng’ekyaliwo,
okusiga n’amakungula,
obunnyogovu n’ebbugumu,
ebiseera eby’omusana n’eby’obutiti,
emisana n’ekiro,
tebiggwengawo.”

Read full chapter

22 “As long as the earth endures,
seedtime and harvest,(A)
cold and heat,
summer and winter,(B)
day and night
will never cease.”(C)

Read full chapter