Add parallel Print Page Options

51 (A)Kubanga mwembi mwanziggyamu obwesige mu maaso g’abaana ba Isirayiri ku mazzi g’e Meriba-Kadesi mu ddungu ly’e Zini, olw’okulemwa okussa ekitiibwa ekituukiridde mu butukuvu bwange mu maaso g’abaana ba Isirayiri.

Read full chapter

51 This is because both of you broke faith with me in the presence of the Israelites at the waters of Meribah Kadesh(A) in the Desert of Zin(B) and because you did not uphold my holiness among the Israelites.(C)

Read full chapter

12 (A)Mu biro ebyo Mukama alikusengejja okuva mu mazzi agakulukuta ag’Omugga Fulaati okutuuka ku mugga gw’e Misiri we guyiwa, era mmwe abaana ba Isirayiri mulikuŋŋaanyizibwa kinnoomu.

Read full chapter

12 In that day the Lord will thresh(A) from the flowing Euphrates to the Wadi of Egypt,(B) and you, Israel, will be gathered(C) up one by one.

Read full chapter

28 (A)N’okuliraana ensalo ya Gaadi ku luuyi olw’Obukiikaddyo, ensalo eriba kyenkanyi okuva ku Tamali n’etuuka ku mazzi ag’e Meribasukadeesi, n’okutuukira ddala ku Nnyanja Ennene, ye Meditereniyaani.

Read full chapter

28 “The southern boundary of Gad will run south from Tamar(A) to the waters of Meribah Kadesh, then along the Wadi of Egypt to the Mediterranean Sea.(B)

Read full chapter