Add parallel Print Page Options

10 (A)ng’ogondeddenga Mukama Katonda wo, n’okwatanga amateeka ge n’ebiragiro bye ebiwandiikiddwa mu Kitabo eky’Amateeka kino, n’odda eri Mukama Katonda wo n’omukyukiranga n’omutima gwo gwonna, n’emmeeme yo yonna.

Read full chapter

(A)Omubi aleke ekkubo lye,
    n’atali mutuukirivu aleke ebirowoozo bye.
Leka adde eri Mukama naye anaamusaasira, adde eri Katonda waffe
    kubanga anaamusonyiyira ddala.

Read full chapter

Obujeemu bwa Isirayiri

(A)“Mujje, tudde eri Mukama.
Atutaaguddetaagudde,
    naye alituwonya;
atuleeseeko ebiwundu,
    naye ebiwundu alibinyiga.

Read full chapter

(A)Awo Yakobo n’agamba ab’omu nnyumba ye ne bonna abaali naye nti, “Muggyeewo bakatonda abalala abali nammwe, mwetukuze mukyuse ebyambalo byammwe,

Read full chapter

14 (A)“Noolwekyo kaakano mutye Mukama Katonda era mumuweereze mu bwesimbu era mu mazima, muggyeewo bakatonda babajjajjammwe be baawererezanga emitala w’omugga ne mu Misiri, muweereze Mukama Katonda.

Read full chapter

12 (A)Ne banyiiza Mukama kubanga baagoberera era ne basinza bakatonda abalala abamawanga agaali gabeetoolodde ne beerabira Mukama Katonda wa bajjajjaabwe eyabaggya mu nsi ye Misiri. 13 (B)Ne bava ku Mukama ne basinza ba Baali ne Asutoleesi.

Read full chapter

10 (A)Ne bateeka ebyokulwanyisa bye mu ssabo lya Baasutoleesi, n’ekiwudduwuddu kye ne bakiwanika ku bbugwe ow’e Besusani.

Read full chapter

Abantu Bayitibwa Okwenenya

12 (A)Mukama kyava agamba nti,
    “Mukomeewo gye ndi n’omutima gwammwe gwonna.
    Mukomeewo n’okusiiba n’okukaaba awamu n’okukungubaga.”

Read full chapter

13 (A)“Otyanga Mukama Katonda wo. Ye gw’obanga oweereza yekka, era mu linnya lye lyokka mw’obanga olayiriranga.

Read full chapter

10 (A)Yesu n’addamu nti, “Vvaawo, genda Setaani. Kyawandiikibwa nti, ‘Osinzanga Mukama Katonda wo yekka, era gw’oweerezanga.’ ”

Read full chapter

(A)Naye Yesu n’addamu nti, “Kyawandiikibwa nti, ‘Osinzanga Mukama Katonda wo, era gw’oweerezanga yekka.’ ”

Read full chapter