Add parallel Print Page Options

17 (A)Omugga Yoludaani nga ye nsalo ey’ebugwanjuba mu Alaba, okuviira ddala ku Kinneresi okutuuka ku Nnyanja ya Alaba, ye Nnyanja ey’Omunnyo, wansi w’olugulungujjo lw’olusozi Pisuga ku luuyi olw’ebuvanjuba.

Read full chapter

16 (A)Amangwago amazzi agaali gakulukuta ne gayimirira ne geetuuma eri ewala okuliraana ekibuga Adamu ku ludda lwa Zaresaani. N’ago agaali gaserengeta okweyiwa mu Araba Ennyanja ey’Omunnyo ne gasalikako, abantu ne basomokera Yoludaani ku ttaka ekkalu, mu maaso ga Yeriko.

Read full chapter

18 (A)Ndikola emigga ku busozi obutaliiko kantu,
    era n’ensulo wakati mu biwonvu.
Olukoola ndirufuula ennyanja,
    n’eddungu lirivaamu enzizi z’amazzi.

Read full chapter