Add parallel Print Page Options

Embuga Ezinaasalirwangamu Emisango

(A)Bwe wanaabangawo emisango egireeteddwa mu mbuga yo nga mizibu gikukaluubiridde okusala, oba nga gya kuyiwa musaayi, oba gya kuwozaŋŋanya, oba kukubagana, oba ensonga endala zonna ezinaabangamu enkaayana mu bibuga byo, ensonga ezo zonna onoozitwalanga mu kifo Mukama Katonda wo ky’anaabanga yeerondedde. (B)Bw’onootuukanga eyo oneebuuzanga ku bakabona, be Baleevi, ne ku mulamuzi anaabanga akola omulimu ogwo mu kiseera ekyo. Banaakutegeezanga ensala yaabwe.

Read full chapter

Law Courts

If cases come before your courts that are too difficult for you to judge(A)—whether bloodshed, lawsuits or assaults(B)—take them to the place the Lord your God will choose.(C) Go to the Levitical(D) priests and to the judge(E) who is in office at that time. Inquire of them and they will give you the verdict.(F)

Read full chapter

(A)Awo Dawudi n’agamba nti, “Ku abo emitwalo ebiri mu enkumi nnya be banaalabiriranga omulimu ogwa yeekaalu ya Mukama, ate kakaaga banaabanga bakungu n’abalamuzi.

Read full chapter

David said, “Of these, twenty-four thousand are to be in charge(A) of the work(B) of the temple of the Lord and six thousand are to be officials and judges.(C)

Read full chapter

(A)Ate ne mu Yerusaalemi Yekosafaati yalonda abamu ku Baleevi, ne bakabona, n’emitwe gy’ennyumba za Isirayiri okulamulanga ku bwa Mukama, n’okusalangawo ensonga enzibu.

Read full chapter

In Jerusalem also, Jehoshaphat appointed some of the Levites,(A) priests(B) and heads of Israelite families to administer(C) the law of the Lord and to settle disputes. And they lived in Jerusalem.

Read full chapter