Add parallel Print Page Options

17 (A)Kubanga Mukama Katonda wammwe ye Katonda wa bakatonda, era ye Mukama w’abakama, ye Katonda omukulu, nannyini buyinza era Katonda atiibwa, atalina kyekubiira, era atalya nguzi.

Read full chapter

19 (A)Obeeranga n’obwenkanya, era tobanga na kyekubiira ng’osala emisango. Tolyanga nguzi, kubanga enguzi eziba amaaso g’omugezi era ebuzaabuza ebigambo by’abatuukirivu.

Read full chapter

27 (A)Oyo anoonya okugaggawalira mu bukyamu aleetera ennyumba ye emitawaana,
    naye oyo akyawa enguzi aliba mulamu.

Read full chapter