Add parallel Print Page Options

23 (A)Ettaka teriitundibwenga kagenderere, kubanga ensi yange; mwe muli bayise era abasuze obusuze.

Read full chapter

13 (A)Bawaayo ebiweebwayo gye ndi,
    ne balya ennyama yaabyo,
    Mukama tabasanyukira.
Kaakano alijukira obutali butuukirivu bwabwe
    n’ababonereza olw’ebibi byabwe:
    Baliddayo e Misiri.

Read full chapter

13 (A)Mukama n’aŋŋamba nti, “Mu ngeri eno abantu ba Isirayiri baliriira emmere etali nnongoofu mu mawanga gye ndibasindika.”

Read full chapter

11 (A)“Efulayimu ali ng’ejjiba,
    alimbibwalimbibwa mangu era talina magezi;
bakaabira Misiri,
    era bagenda eri Obwasuli.

Read full chapter