Add parallel Print Page Options

Obutukuvu bw’Obwakabona

21 (A)Awo Mukama n’agamba Musa nti, “Yogera ne bakabona, batabani ba Alooni, obagambe nti tewabanga omuntu eyeeretako obutali bulongoofu olw’okukwata ku mufu mu bantu be, wabula ng’amulinako oluganda olw’okumpi. Gamba nga nnyina, oba kitaawe, oba mutabani we, oba muwala we, oba muganda we, oba mwannyina embeerera atamanyi musajja, gw’alinako obuvunaanyizibwa kubanga tabeerangako na bba, kubanga ayinza okwereetako obutali bulongoofu. Kabona nga bw’ali omukulembeze, tekimusaanira kwereetako obutali bulongoofu wakati mu bantu be.

Read full chapter

Rules for Priests

21 The Lord said to Moses, “Speak to the priests, the sons of Aaron,(A) and say to them: ‘A priest must not make himself ceremonially unclean(B) for any of his people who die,(C) except for a close relative, such as his mother or father,(D) his son or daughter, his brother, or an unmarried sister who is dependent on him since she has no husband—for her he may make himself unclean.(E) He must not make himself unclean for people related to him by marriage,[a] and so defile himself.

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 21:4 Or unclean as a leader among his people