Add parallel Print Page Options

28 “Toweesalanga misale ku mubiri gwo olw’okujjukira abaafa oba okwesalako enjola. Nze Mukama.

Read full chapter

(A)Bakabona tebamwangako nviiri ku mitwe gyabwe, wadde okumwako ebirevu byabwe, oba okusala emisale ku mibiri gyabwe.

Read full chapter

(A)Bonna ab’ekitiibwa n’abakopi baakufiira mu nsi eno. Tebajja kuziikibwa wadde okukungubagirwa era tewali ajja kwesala misale wadde okumwa omutwe ku lwabwe.

Read full chapter

(A)abasajja kinaana abaali beemwedde ebirevu, nga bayuzizza engoye zaabwe era nga beesazeesaze, bajja okuva e Sekemu, ne Siiro ne Samaliya, nga baleese ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke n’obubaane eby’omu nnyumba ya Mukama.

Read full chapter

14 (A)kubanga abo bonna abakulemberwa Omwoyo wa Katonda be baana ba Katonda.

Read full chapter

(A)Kino kitegeeza nti abaana ab’omubiri si be baana ba Katonda, wabula abo ab’okusuubiza be babalibwa okuba ezzadde lya Ibulayimu.

Read full chapter

Baana ba Katonda

26 (A)Kubanga kaakano mwenna muli baana ba Katonda olw’okukkiriza Yesu Kristo,

Read full chapter