Add parallel Print Page Options

10 (A)“Ku lunaku olw’omunaana anaaleetanga abaana b’endiga abalume babiri abataliiko kamogo, n’omwana gw’endiga omuluusi nga gwa mwaka gumu ogw’obukulu, n’aleeterako n’obuwunga obulungi obw’emmere ey’empeke obuweza kilo ssatu obw’ekiweebwayo, ng’abutabudde mu mafuta, n’aleeterako n’ebbakuli y’amafuta ag’omuzeeyituuni eweza desimoolo ssatu eza lita.

Read full chapter

10 “On the eighth day(A) they must bring two male lambs and one ewe lamb(B) a year old, each without defect, along with three-tenths of an ephah[a](C) of the finest flour mixed with olive oil for a grain offering,(D) and one log[b] of oil.(E)

Read full chapter

Footnotes

  1. Leviticus 14:10 That is, probably about 11 pounds or about 5 kilograms
  2. Leviticus 14:10 That is, about 1/3 quart or about 0.3 liter; also in verses 12, 15, 21 and 24

27 (A)“Naye omuntu bw’anaasobyanga ng’ali bw’omu mu butagenderera, anaaleetanga embuzi enduusi ey’omwaka gumu ogw’obukulu nga kye kiweebwayo olw’ekibi.

Read full chapter

27 “‘But if just one person sins unintentionally,(A) that person must bring a year-old female goat for a sin offering.(B)

Read full chapter